Kkooti e Masaka tewulidde kusaba kwa Ssegiriinya ne Ssewanyana

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Allan Ssewanyana Bwino ne Hon. Ssegiriinya Muhammad tebaleeteddwa mu Kkooti Enkulu e Masaka olwaleero okuwulira okusaba kwabwe okw’okweyimirirwa nga bwekyalagirwa mu lutuula lwa kkooti oluyise.
Okusinziira ku akulira Bannamateeka baabwe Erias Lukwago ategeezezza nti omulamuzi tabadde nansonga nambulukufu lwaki Kkooti tetudde.
Share.

Leave A Reply