97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Kitalo! Munnakatemba Kato Lubwama Paulo afudde

Kitalo!
Eyaliko Omubaka wa Rubaga South era Munnakatemba Hon. Kato Lubwama afudde.
Ono kigambibwa nti afudde kirwadde kya mutima bwabadde addusibwa mu Ddwaliro e Mulago enkya yaleero.
Abantu ab’enjawulo batandise okweyiwa mu maka geyaliko Omubaka wa Lubaga South Hon. Kato Lubwama e Mutundwe mu Kampala. Bannabyabufuzi, ab’emikwano n’Enganda bakyagenda mu maaso okweyiwa mu maka g’omugenzi okubagumya.

Leave a Reply