Kitalo! Abantu 3 bafiiridde mu kabenje

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje n’abalala 11 nebalumizibwa byansusso e Wairaka ku luguudo lwa Jinja-Iganga. Akabenje kaguddewo ku nga bukya ku ssaawa kumineemu takisi nnamba UBJ 318C nga ebadde eva Palisa nga eyolekera Kampala bwegudde neyevulungula.
Ekitongole kya Uganda Red Cross Society kyabaduukiridde okubatwala mu Ddwaliro.
Share.

Leave A Reply