Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 755 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

omulangira avumiridde ekya rukutana okunyooma akakiiko

February 22, 2019 · Mubiru Ali

Omulangira David Wasajja avumiridde enneeyisa y’omumyuka wa Ssaabawolereza wa Gavumenti Mwesigwa Rukutana eyamukaayukidde bweyabadde alabiseeeko mu kakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka. Omulangira asabye akakiiko nti kaanike yenna eyeeyisa mu ngeri etajja.