Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Katikkiro akyalidde ku mukadde adduka emisinde gya Kabaka

October 2, 2019 · Mubiru Ali
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga olunaku olwaleero akyaliddeko omukyala Getrude Nakabazzi aka Jjajja Kalaala ow’emyaka 89 nga ono abadde yetaba mu misinde gy’okukuza amazaalibwa ga Kabaka. Ono amusanze mu maka ge mu zone ya Soweto e Nabweru mu Nansana Town Council. Ono ategeezezza Kattikiro nti ayagala Buganda ezimbire abantu abatesobola eddwaliro.