Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 279 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi eyodde 53 mu Kampala

July 12, 2022 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi ku CPS bweyakoze ekikwekweto ku mwala gwa Nakivubo olunaku lw’eggulo wakati wa Kisekka ne Clock Tower nekigendererwa ekyokukwata abamenyi b’amateeka abanyakula amasimu, ensawo n’ebintu ebirala saako n’okukuba abantu. Abavubuka 53 bebakwatiddwa nga kati bakuumirwa ku CPS mu Kampala.