Kasita tulina ababaka ba UPDF naba Independent – Hon. Among

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka wa Sipiika Anita Annet Among avuddeyo nayanukula omubaka Ssekikubo namutegeeza nti si Babaka ba National Resistance Movement – NRM bokka be bali mu Palamenti mu kadde kano wabula waliwo Ababaka abaliyo ku bwa namunigina, n’abakiikirira eggye lya UPDF nti nabwekityo ekyo kiba kimala era Palamenti esobola okugenda mu maaso n’emirimu wadde ab’oludda oluwabula tebaliiwo.
Share.

Leave A Reply