Kansigye asabye abantu okuzaawo Mayumba kumi

Chief Political Commissar wa Poliisi, AIGP Asan Kasingye asabye Bannayuganda okuzaawo enkola eya Mayumba Kumi okusobola okutumbula eby’okwerinda wamu n’okulwanyisa obubbi mu bitundu byabwe.

Enkola eno ebeeramu abantu ababeera mu mayumba 10 agerinaanye okwegatta awamu nebakolera wamu ku by’okwerinda era nga muno mutwaliramu okuwandiika wamu n’okumanyagana kw’abantu ababeera mu mayumba ago nga era singa balabawo omuntu omupya mu kitundu bayita Poliisi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omusango oguvunaanibwa Bobi Wine n’abalala gwongezeddwayo okutuuka nga 3 December.