Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 156 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Leero tutunuulidde byewawandiika ku Sipiika – Hon Katuntu

February 28, 2022 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti Akakwasisa empisa Omubaka Abdu Katuntu avuddeyo nategeeza nti wadde nga basaasira omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP MP Zaake Francis Butebi olwokutuulugunyizibwa kweyayitamu, nti naye mu kadde kano Akakiiko kanoonyereza ku nsonga ndala nnyo eyebyo byeyavaayo nawandiika ku social media ebinyomoola omumyuuka wa Sipiika Anitah Among.
Abaffe tekyandibadde kikulu akakiiko okumanya biki ebyaliwo ebyaviirako omubaka Zaake okuwandiika byeyawandiika?!