Jamil Kaliisa yegasse ku Vipers SC

 
#SimbaSportsUpdates
Jamil Kaliisa yegasse ku ttiimu ya Vipers SC ku ndagaano ya myaka 4 nga ava mu Bright Stars FC.
Kaliisa abadde asigazza omwaka gumu ku ndagaano ye ne Bright Stars yegasse ku yabadde Omuduumizi wa Express Football Club Disan Galiwango ne Ibrahim Orit okuva mu Mbarara City FC.

Leave a Reply