Omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Omubaka Mathias Mpuuga; “Okulwanagana ne Babaka banange siyejja okubeera enkola yange nga omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti. Si sobola kwanukula muganda wange Ssemujju Nganda kuba tulina bingi ebitugatta. Ngenda kumunoonya twogere ku njawukana zaffe. Tulina bingi byetulina okukola ffenna, tetusobola kukozesa mawulire okuyombera akalulu ka Sipiika.”
HON. SSEMUJJU NJA KUMUNOONYA TWOGERE – HON. MPUUGA
Share.