Galiwango kulika – Rt Hon Rebecca Kadaga

Omukubiriza w’Olukiiko Olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo ku mukutu gwa twitter okuyozayoza Connie Galiwango; “Nkuyozayoza Connie Galiwango mu Kibuga ky’e Mbale olwokweddiza obuwanguzi bwo obwakubibwako mu kamyuufu ka National Resistance Movement – NRM.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply