Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 379 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ffe tetuli baffujjo, wadde tuggyeeyo omusango teri ffujjo – Bobi Wine

February 22, 2021 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform- NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Tuggyeyo omusango okuva mu Kkooti naye ate tetugenda kukozesa ffujjo. Tuggyeyo omusango ggwaffe okuva mu Kkooti ya Mw. Alphonse Owiny-Dollo. Oluvannyuma lwokuggyayo omusango mu Kkooti Ensukulumu, tugenda kutandika okuta obujulizi bwetulina nammwe mubulabe.”
#KyagulanyiPetition