97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ekisaakaate kya Nnabagereka 2023 kitongozeddwa.

Nnabagereka agambye nti omulamwa gwesigamiziddwa ku kumanya nti buli mwana alina obusobozi okukuza ebirooto bye, era ekisaakaate kigenda kuteeka nnyo essira okulaba nga abaana baweebwa omukisa okutuukiriza ebirooto byabwe. Ekisaakaate kya kutambulira wansi w’omulamwa, ” Okuttukiza Obusobozi obukusike ku lw’okwekulaakulanya”, okuva nga 5th – 21st / January / 2023 ku ssomero lya Muzza High School e Kabembe Mukono.

Leave a Reply