Besigye, Mugisha Muntu ne Moses Byamugisha baggyeyo forms okusaba kaadi y’ekibiina ku kwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

omwogezi wa FDC Hon. Ssemuju Nganda akakasizza nti Dr Kiiza Besigye, major General Mugisha Muntu wamu ne munnamateeka Moses Byamugisha baggyeyo forms okusaba kaadi y’ekibiina ku kwesimbawo ku bukulembeze mu kalulu ka 2016.
Ayongeddeko nti okusunsula kwa kubaawo nga 01 ne nga 02 July ku kitebe ky’ekibiina e Najjanankumbi.

Share.

Leave A Reply