97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ekibinja ekirala ekya Bannayuganda abayambiddwako NUP kituuse

Ekibinja kya Bannayuganda ekyookusatu ababadde basiranira e DUbai abayambiddwako ekibiina kya National Unity Platform okukomawo baaniriziddwa ku kitebe ky’ekibiina kino e Kamwokya. Bano baaniriziddwa Ssaabawandiisi w’ekibiina David Lewis Rubongoya wamu n’omwogezi w’ekibiina kino Hon. Joel Ssenyonyi.

Leave a Reply