Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abawagizi ba Bobi Wine basindikiddwa ku alimanda
October 16, 2020 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero abavubuka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP ekikulemberwa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine abakwatibwa olw’okwambala ebyambalo ebyefaananyiriza eby’amaggye baleeteddwa mu kkooti nebasindikibwa ku alimanda okutuusa nga 23-October-2020.