Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 241 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Loole y’amatooke egudde e Mpigi

May 16, 2023 · Mubiru Ali

Abantu 5 basimattuse okufiira mu kabenje loole ebadde etisse amatooke okuva e Mbarara bwevudde ku luguudo neyeefuula emirundi egiweze. Akabenje kano kabadde mu tawumi ye Mpigi kumpi n’ekitebe kya disitulikiti ku ssaawa nga 9:30 ez’olweggulo lwaleero. Omugoba wa loole n’omuyambi we basimattuse n’ebisago ebitono kwossa abatuuze abasangiddwa mu kifo.