Eddwaliro ligwiridde abalwadde, liggaddwawo – Luuka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abakulira eby'obulamu mu Disitulikti y'e Busoga mu Luuka bawaliriziddwa okuggalawo eddwaliro lya Kiwalazi Health Centre III mu ggombolola y'e Irongo oluvannyuma lw'engalama y'eddwaliro okugwira abalwadde era abasatu bu bo nebalimizibwa.

Dr. Panyako Wabwire, omulambuzi w'ebyobulamu mu Disitulikiti y'e Luuka agamba nti mu balumiziddwa mwemuli n'omukyala abadde asulirirwa okusumulukuka. 

Panyako agamba nti nti Namugere Zawuja n'abalala ababiri abalumiziddwa batwaliddwa mu ddwaliro ly'e Kiyunga Health Centre IV bongere okufuna obujjanjabi obusingawo . 

 

Share.

Leave A Reply