Sports Denis Onyango akyaliddeko ku Katikkiro By Mubiru Ali July 19, 2019 1 min read Omudduumizi wa Uganda Cranes Denis Onyango Masinde akyaliddeko Katikkiro Charles Peter Mayiga ku Bulange. Katikkiro amwebazizza okuweesa Uganda ekitiibwa mu mpaka za Africa Cup of Nations (Afcon2019).