Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Jimmy Kirunda emunyeenye ya Uganda Cranes

#SimbaSports;
Eyaliko Omusambi wa Uganda Cranes Jimmy Kirunda omubiri ggwe guwumuziddwa mu nnyumba ye eyoluberera. Ono alijjukirwa nnyo olw’ebyo byeyakolera eggwanga ne ttiimu okuli SC Villa, KCCA FC ne Express Football Club, ekitongole ekitwala omupiira mu ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) ne Bannayuganda bonna. Bruce Omutabbizi akungaanyiriza alipoota; https://youtu.be/XoNhgwYatCY

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort