Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 523 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Sports

Empaka z’amasaza ez’omwaka guno 2019 zitongozeddwa

May 20, 2019 · Mubiru Ali

Empaka z’amasaza ez’omwaka guno 2019 zitongozeddwa mu butongole. Omumyuka wa Katikkiro asooka era Minisita w’enzirukanya y’emirimu n’obuyiiya Prof. Twaha Kigongo Kaawaase yazitongozezza.

Owek Kaawaase asabye abakulembeze b’omupiira gw’amasaza ku buli mutendera okwewala okugootaanya empaka zino kisobozese okukulaakulanya empaka z’amasaza okutuuka ku mutendera ogwa waggulu.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuggulawo empaka zino nga 1st June kisaawe ky’essaza e Ssingo nga bannyinimu aba Ssingo battunka ne Ssese.