Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 261 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Poliisi ezudde amabaati agasoba mu 300 e Nkumba

Uganda Police Force Entebe ezinzeeko amaka mu Nkumba Bufulu Katabi Town Council oluvannyuma lwokuzuula amabaati agasoba mu 300…

Eyali ED wa NSSF addukidde mu Kkooti

Eyali Managing Director w’ekittavvu ky’abakozi ekya NSSF Uganda Richard Byarugaba addukidde mu Kkooti Enkulu ngawakanya ekyasaliddwawo obutazza buggya…

Omwana akubye munne ekikonde ekimutiddewo

Kitalo! Alimo Mazalawo 13, akubye mwana munne, Rashid Kawawa naye ow’emyaka 13 ekikonde ekimutiddewo oluvannyuma lw’okufuna obutakkaanya. Bino…

Gwebanakwata ne fire works nga talina lukusa wakusibwa mayisa

Gavumenti evuddeyo nesaba Palamenti okuyisa ekiteeso ku muntu asangibwa nga akola, atunda oba atambuza fireworks n’ebintu ebirala ebitulika…

Agambibwa okubulankyanya ez’abalimi agamba bakyabanja Gavumenti

Akakiko ka Palamenti alondoola emirimu gy’ebitongole bya Gavumenti aka COSASE kakwasizza Munnamateeka Patrick Kiconco Katabaazi eri Uganda Police…

Pulezidenti Museveni alagidde Palamenti okuddamu okwekeneenya bajeti

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alagidde Minisitule evunaanyizibwa ku by’ensimbi n’okuteekerateekera Eggwanga eddemu yekenneenye embalirira y’Eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024…

Waliwo waragi agenda okuwerebwa mu Ggwanga

Abawoomerwa enkangaali boolekedde okusubwa ebimu ku byokunywa ebibawoomera oluvannyuma lw’ekibiina ekitaba abayiisa Waragi mu Ggwanga ekya Uganda Alcohol…

Ababaka ba FDC basimbidde ekkuuli ekiragiro kya Nandala

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nawakanya ekyokuwumuza Omubaka Munnakibiina kya Forum for Democratic Change akiikirira Kira Municipality…

Omulamuzi wa Kkooti ye Nabweru agobye okusaba kwa Bannakibiina kya NUP

Omulamuzi Omukulu owa Kkooti Ento e Nabweru, Esther Namusobya agobye okusaba kwa Bannakibiina kya NUP 11 abakwatibwa ku…