Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 136 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Abasoga muve ku kulima ebikajjo byokka – Kkamisona Damuzungu

October 30, 2023 · Mubiru Ali
Kkamisona mu Minisitule y’Ebyobulimi, obulunzi n’obuvubi Peter Damuzungu asabye abalimi mu bitundu bye Busoga okukyuusa endowooza bave mu kulima ebikajjo byokka wabula benyigire ne mu kulima ebintu ebirala eby’enjawulo basobole okweggya mu bwavu obubasibyeko akanyaaga.
Damuzungu okwogera bino abadde mu musomo ogw’okubangula abakyala abalimi abavudde mu Disitulikiti ez’enjawulo ezikola Busoga oguyindidde mu kibuga kye Jinja.