Breaking
News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 619 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Category

Category: News

KCCA yanzikiriza okuzimba ku mwala gw’e Nakivubo – Hamis Kiggundu

Omusuubuzi w’omu Kampala Hamis Kiggundu amanyiddwa ennyo nga Ham avuddeyo natangaaza ku nsonga zokuzimba ku mwala gw’e Nakivubo…

Gideon Tugume olina okwetondera Obuganda – Minisita Kiyimba

Obwakabaka bufulumizza ekiwandiiko okulabula Gideon Tugume olw’ebigambo bya kalebule by’azze ayogera ku KKatikkiro Charles Peter Mayigane Gavumenti ya…

Amaggye gaggibwe ku nnyanja – Al Hajji Nadduli

Eyaliko Minisita owaguno naguli era nga kati ye muwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’ebyobufuzi nokukunga Al Haji Abdul…

Aba Our Lady of Carmel Busuubizi bajaguzza emyaka 125

Omuyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Rtd. Maj Jessica Alupo avuddeyo nasiima Abakatuliki olwokulafubana ennyo okulaba nti batumbula enkola za Gavumenti…

Buganda yakuzimba ekyuuma kyayo ekisunsula emmwaanyi e Nakisunga

“Gavumenti ya Ssaabasajja esaba abantu ba Buganda okugenda mu maaso n’okulima emmwanyi era Obwakabaka bwawadde ekitongole kya Mwanyi…

5 balumiziddwa mu kabenje akagudde ku Entebe Express Way

Abantu 5 balumiziddwa byansusso, 8 nebabuukawo n’ebisago ebitonotono mu kabenje akagudde ku luguudo lwa Entebe Espress Way loole…

MPOX azinzeeko Disitulikiti y’e Luweero

Abakulira eby’obulamu mu Disitulikiti y’e Luweero balabudde abantu bonna okwetanira Amalwaliro singa bafuna embeera gyebatategeera era basabiddwa okuddamu…

Kitalo! 6 bafiiridde mu kabenje e Kakira

Kitalo! Abantu 6 bafiiriddewo mbulaga n’abalala 8 nebaddusibwa mu malwaliro ng’embeera mbi ddala takisi eyakazibwako erya Drone bwetomedde…

Poliisi eyigga Omubaka John Kamara ku byokubba obululu e Kisoro – Elly Maate

Omwogezi wa Uganda Police Force owettunduttundu lye Kigezi Elly Maate, avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gw’Omubaka Munnakibiina kya…