Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 545 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Poliisi e Kiboga ekutte abadde yenyigira mu kuwamba abaana

Omwogezi wa Uganda Police Force ow’ettunduttundu lya Wamala Racheal Kawala avuddeyo nategeeza nga Poliisi e Kiboga bweyakutte Bukenya…

Matia tunnyonyole, aba URA batuuka batya okweyongeza akasiimo – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among avuddeyo nateeka Minisita w’Ebyensimbi Matia Kasaija ku nninga okuvaayo mu bunnambiro…

Abavubuka abatalina mirimu banditufuukira ekizibu essaawa yonna – Kasaija

Minisita w’Ebyansimbi Matia Kasaija avuddeyo nategeeza nti Uganda eyolekedde ekizibu ekitagambika ekyabavubuka obutaba na mirimu, ono ategeezezza nti…

Abakungu ba KCCA 3 bagaliddwa

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nakakasa nga abakungu b’ekitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital…

Nnaalongo Nabirye eyagobwa mutabani we ku ttaka limudiziddwa

Nammwandu NnaalongoYokosabeti Nabirye 93, omutuuze ku Kyalo Busowobi Bulyangada mu Gombolola y’e Nakigo olunaku olwaleero afunye akamwenyumwenyu Abekitongole…

Aba NUP bakirizza emisango gyokulya mu nsi olukwe

Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Olivia Lutaaya ne Saanya Muhuydin kwoteeka nabalala 14 olunaku olwaleero baleeteddwa mu…

Kisaka ne banno muggye mubitebye – Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala…

LOP Ssenyonyi agaaniddwa okuyingira offiisi za Roko

Ababaka okuva ku ludda Oluwabula Gavumenti nga bakulembeddwamu LOP Joel Ssenyonyi, okubadde n’Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende…

Abavubuka batemyetemye abatuuze e Mityana

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w’emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye…