Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 679 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Category

Category: News

Okulunda enkoko ezisoba mu 1000 olina okusaba olukusa okuva mu NEMA

Obadde okimanyi nti kimenya mateeka mu Uganda okulunda enkoko ezisoba mu 1000 nga tosoose kufuna lukusa nakulambikibwa okuva…

Ssaabasajja Kabaka akommyeewo mu Ggwanga

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akomyewo okuva ebweru w’Eggwanga gy’abadde y’agenda okulaba abasawo be. Ku kisaawe Entebbe…

UCAA etongozza Business Class Lounge empya

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mbuuka z’Ennyonyi mu Ggwanga ekya Uganda Civil Aviation Authority – UCAA ne Minisitule y’ebyentambula n’enguudo…

Ssekikubo yasomba agavubuka okuva e Kawempe – Brig. Gen. Rweshande

Rtd. Brig. Gen. Emmanuel Rwashande avuddyo neyegaana ebyokulagira amaggye okukuba abantu amasasi e Lwemiyaga wiiki ewedde agaviirako Fred…

Abakoze akatambi ka Tik Tok nga bakaalakaala nejjambiya mu Restaurant bakwate

Kampala Metropolitan Police evuddeyo netegeeza nga bweyanoonyerezza ku katambi akabadde katambula ku mikutu gya Socal Media ngakalaga omusajja…

Abakwatiddwa kubyokusala waya z’amasanyalaze bavunaaniddwa gwabutujju

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga ekikwekweto ekyakoleddwa ebitongole byebyokwerinda nga biri wamu ne Uganda Electricity Distribution Company…

Noah Mutwe agaaniddwa okweyimirirwa

Assistant Superintendent of Police Charles Twine akiriziddwa okweyimirirwa oluvannyuma lwokumala ku alimanda ebbanga erisoba mu mwezi e Luzira…

Aba NRM 30 abagambibwa okukuba abantu mu Kampala basindikiddwa ku alimanda

Abavubuka nga kigambibwa nti bawagizi ba National Resistance Movement – NRM abakwatibwa ku katambi nga balumbagana abantu ku…

Abagula Sikulaapu 17 basimbiddwa mu Kkooti lwakwekobaano kusala bikondo byamasanyalaze

Abantu 17 nga kigambibwa nti bano basuubuzi ba sikulaapu basimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi wa Kkooti y’e Nakawa nga…