Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 141 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Sisobola kutta mwana wange gwenazaala – Kanoheri

Jolin Kanoheri, 40, agambibwa okutta mutabani we Nganwa Rugari emyaka 2 nekitundu avuddeyo neyegaana ebigambibwa nti yatta omwana…

Kenoheri atwaliddwa mu Kkooti e Nakawa

Kanoheri Jolin, 40, olunaku olwaleero aleeteddwa mu Kkooti y’Omulamuzi wa Nakawa navunaanibwa omusango gwokutta mutabani we ow’emyaka 2…

Nali ntuukiriza mulimu ggwange ngomukulembeze – Churchill Ssentamu

Mutabani wa Ssaabakunzi wa National Unity Platform Nyanzi Fred Ssentamu, Ssentamu Churchill James nga ye Guild President wa…

Besigye ne Lutale bagaaniddwa okweyimirirwa

Kkooti Enkulu mu Kampala egaanye okusaba okwateekebwayo Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi we Hajji Obeid Lutale…

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Anthony Wamala alambudde Amasiro ga Ssekabaka Namugala e Kitala Muyomba mu Busiro.

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Anthony Wamala alambudde Amasiro ga Ssekabaka Namugala e Kitala Muyomba mu Busiro. Owek. Wamala…

Pulezidenti Museveni awadde Ababaka obukadde 100

Waliwo ebigambibwa nti waliwo Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM, ba Independent wamu nabamu…

Registrar wa NRM e Ibanda akwatiddwa Poliisi ku byekuusa ku kufa kwa Mukyala we

Poliisi e Ibanda yakutte Amwiine Innocent ngono Registrar wa National Resistance Movement – NRM kubigambibwa nti yakuba mukyala…

Tugenda kukwata buli eyenyigidde mu kutta omusirikale waffe – Kituuma

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avumiridde ekikolwa ekyakoleddwa abatuuze e Ibanda abakubye omusirikale No. 75290 PC…

29 bakwatiddwa Poliisi ku byekuusa ku kutta omusirikale e Ibanda

Uganda Police Force e Ibanda evuddeyo netegeeza ngabwekutte abantu 29 kubikwatagana n’okutta omusirikale wa Poliisi PC Chemonges Suleiman…