Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo
News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango
News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
News
Muntu emikono tegiwera – Electoral Commission
September 22, 2025 · Mubiru Ali
Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda kavuddeyo nekategeeza nti oluvannyuma lwokwekeneenya emikono egyaweereddwayo okusemba Munnakibiina kya Alliance for National Transformation-Uganda Mugisha Muntu okwesimba wo ku bwa Pulezidenti kakizudde nti emikono gya Disitulikiti 48 gyegituukiridde.