Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 317 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Abawagizi ba NUP begasse ku NRM – Todwong

September 22, 2025 · Mubiru Ali
Olunaku lweggulo Ssaabawandiisi wa National Resistance Movement – NRM , Rt. Hon. Todwong Richard, wamu n’Abakulembeze mu Kibiina abalala basisinkanye ebikumi nebikumi byababadde abawagizi ba National Unity Platform – NUP okuva mu Divizoni ezikola Kampala abasazeewo okwegatta ku NRM. Ensisinkano ebadde ku kitebe ky’Akakiiko kebyokulonda aka NRM e Nakasero.
#ffemmwemmweffe