Minisita Kitutu ne Nagoya bayimbuddwa

Abayizi e Makerere batandise okulonda, ebyokwerinda binywezeddwa

Abasirikale ba Uganda Police Force wamu n’eggye lya UPDF bayiiriddwa ku Ssetendekero e Makerere ng’abayizi bakuba akalulu okulonda Gulid President omuggya wamu n’abakulembeze abalala nga byonna bikoleddwa ku mutimbagano.

Minisita Kitutu akomezeddwawo mu Kkooti okusaba okweyimirirwa

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Mary Goretti Kitutu wamu ne mulamu we Nagoya Michael Kitutu baleeteddwa mu maaso g’Omulamuzi wa Kkooti evunaanana abali b’enguzi n’abakenuzi mu Kampala olwaleero. Minisita Kitutu asuubirwa okuleeta abamweyimirira abalala 2 abalina ebisaanyizo Kkooti byeyetaaga okusobola okumuyimbula ku kakalu kaayo.

Poliisi ekutte abakulu bamasomero e Mityana kubyekuusa ku mabaati

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Mityana ekkute Abakulu ba masomero 2 nga bano ebalanga kuseresa mabaati agateeberezebwa okuba ag’e Karamoja ebibiina mu masomero gaabwe. Abakwatiddwa ye; Christine Nabukeera omukulu w’essomero lya Kitovu Primary School ne Enid Kunihira owa Bongole Primary School nga gano gasangibwa mu Ggombolola y’e Malangala mu Disitulikiti ye Mityana.

Omusirikale wa Poliisi asangiddwa ngabba mita z’amazzi e Kayunga

Agambibwa okuba omusirikale wa Uganda Police Force e Kayunga ku Poliisi mu Mumuluka gw’e Ntenjeru Jjagwe Joseph akwatiddwa abatuuze ku bigambibwa nti abadde abba mita z’amazzi mu kitundu.

Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya bawezezza omwaka mu kkomera

Bwerwali bweruti nga 7-09-2021 Ababaka Bannakibiina kya NUP nebakwatibwa. Olwaleero guweze omwaka mulamba bukyanga Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Ssegiriinya Muhammad wamu ne Hon. Allan Ssewanyana bakwatibwa nebasindikibwa ku alimanda ku misango egyekuusa ku butujju n’obutemu obwaliwo e Masaka. Wadde nga bano bali basabye okweyimirirwa era nebasasula nakakalu ka Kkooti ka […]

LinkedIn Just Relaunched Company Pages

Bring to the table win-win survival strategies to ensure proactive domination. At the end of the day, going forward, a new normal that has evolved from generation X is on the runway heading towards a streamlined cloud solution. User-generated content in real-time will have multiple touchpoints for offshoring. Capitalize on low hanging fruit to identify […]

If you’re great with Dutch language, help us to translate Impreza

Want to help translate this theme? Join translation of Impreza!

Corsa is not supported anymore. Read more about that

Corsa theme WON’T be updated and supported anymore. The main reason is that Corsa is not profitable. We (UpSolution team) recommend you to migrate your website from Corsa to Impreza. Why would I migrate my website to Impreza theme? We won’t fix any further Corsa issues and bugs including security vulnerabilities You won’t be able […]

Show your Impreza website and we’ll include it into our Showcase

As you may know, our Impreza landing page has the Showcase section, which shows the most attractive real websites built with Impreza. I decide to replenish our collection with fresh websites, so now it’s good time to show your website to the world 😉 Share your most beautiful website built with Impreza Just leave a […]