Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 347 listening Simba FM Live
News

Sseggona – Abantu Bangi Abasindikibwa Kkooti y’Amaggye

October 27, 2025 · Radio Simba
Omubaka akiikirira Busiro East Medard Lubega Sseggona avuddeyo nategeeza nti abantu bangi abasindikibwa Kkooti y’Amaggye ku alimanda wabula balemererwa okufuna obukuumi bwa Ssemateeka ne Kkooti nti wabula basuulibwa mu makomera agenjawulo oluvannyuma lwa Kkooti okulemererwa okusalawo webayimiridde ku byamateeka wabula nebazzaayo mu kkomera.
#ffemmwemmweffe