Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 260 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Omutaka akulira Ekika ky’e Ngo asisinkanye Munnamateeka Kavuma

Jjaja Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba, Omutaka akulira Ekika ky’e NGO, asisinkanye muzzukulu we Munnamateeka Derrick Kavuma, Ssaabasajja Kabaka…

Omulamuzi agaanyi okuwa Gavumenti olukusa okutwala essimu ya Besigye

Omulamuzi wa Kkooti y’e Nakawa Christine Nantege agaanye okuwulira okusaba kwa Gavumenti kweyateekayo mu Kkooti eno ngesaba eweebwe…

Taata azaalira Katikkiro Omukyala aziikwa leero e Bukomansimbi

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali Kawoko, Bukomansimbi mu Buddu ewagenda okuziikibwa Taata amuzaalira mukyala we, omugenzi Eldard Medard…

Katikkiro yetabye muksabira Omugenzi Walakira

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali Buloba mu kusabira omugenzi Eldard Walakira, omukadde amuzaalira mukyala we Margaret Mayiga. Omukubiriza…

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono alambudde Obutaka bw’Ebika

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Dr. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’Ebika; Abalangira b’Ekibulala n’Ekiwere ebisangibwa mu ssaza Ssingo. Owek.…

Sheik Ngobi asabye okwetondera aba Famire beyalebula

Deputy District Kadhi wa Disitulikiti y’e Luuka era Country Director of Albayan Sheikh Uthman Shaban Ngobi yetondedde Namwandu…

Omusibe alajanidde Omulamuzi basooke bamuwe emmere

Omu kubateeberezebwa okwenyigira mukuttemula State Prosecutor Joan Kagezi Namazzi, Adbul Ssemujju aka Minana alajanidde omulamuzi asooke ayimirize olutuula…

Omuyimbi Mugema afiiridde e Gulu

Kitalo! Omuyimbi Daudi Mugema asangiddwa nga yafiiridde mu woteeri mwabadde asula mu Kibuga Gulu gyeyali agenze okulaba nti…

NUP eyongezzaayo okukwata empapula

Ssentebe w’Akakiiko k’Ebyokulonda mu National Unity Platform Harriet Chemutai avuddeyo nategeeza nga bwebongezzaayo enaku zokukwatirako empapula z’okusaba kwabo…