Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 421 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Omumyuka womwogezi wa National Unity Platform – NUP,…

November 13, 2025 · Radio Simba

Omumyuka w’omwogezi wa National Unity Platform – NUP, Alex Waiswa Mufumbiro akomezeddwawo mu Kkooti y’omulamuzi w’eddaala erisooka e Nakawa okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa. Mufumbiro ategeezezza nga bwatagenda kupondooka mu ngeri yonna era nga akimanyi bulungi demokulasiya wakubukala mu Ggwanga. Ono ategeezezza bwekikwatako nti basaanye bakimanye nti okuwagira Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine si musango era talina musango gweyazza.
Mufumbiro olunaku olwaleero lwabadde alina okukuba olukungaana lwe olusooka okusaba abantu be Nakawa East akalulu abakiikirire mu Palamenti
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe