News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisangoNews: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOWTokammalirawo▶ UP NEXTMukulikeeyo4:00 PM - 6:00 PM
Abawagizi ba National Unity Platform 13 basimbiddwa mu…
November 12, 2025 · Radio Simba
Abawagizi ba National Unity Platform 13 basimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Kiruhura okusomerwa emisango egyabakwasa wiiki ewedde bwebaali ne Pulezidenti wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine mu bitundu by’e Mbarara. Omunaka Omukyala owa Kampala era Munnamateeka Shamim Malende gyali mu Kkooti nga Munnamateeka waabwe. #ffemmwemmweffe