97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Buganda ewaddeyo obukadde obusoba mu 100 eri abateesiteesi b’embaga ya Kyabazinga

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Tukyazizza Katuukiro wa Busoga n’abakulembeze b’Obwakyabazinga abalala mu kaweefube gwe baliko okutegeka embaga ya Kyabazinga.
Twasanyuka nnyo nga tufunye amawulire ga Kyabazinga okufuna Inebantu kubanga obufumbo kikulu nnyo era bunyweza Obuwangwa, era okujja kwa Inebantu kujja kuyambako Kyabazinga okwanguyirwa emirimu gy’okulamula Busoga.
Ng’Obwakabaka, twagaliza Kyabazinga omukolo omulungi era enteekateeka tugiwagidde n’obukadde obusoba mu 100.”

Leave a Reply