Bobi Wine akwatiddwa mu Kampala nga yekalakaasa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
BOBI WINE AKWATIDDWA POLIISI;
Pulezidenti wa National Unity Platform (NUP) Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine akwatiddwa Uganda Police Force mu Kibuga Kampala ku City Square wamu ne banne bwabadde akulembeddemu okwekalakaasa mu mirembe nga ayagala ab’ebyokwerinda bayimbule abawagizi be ababubibwawo. Kigambibwa nti Poliisi yeyambisizza amasasi wamu n’omukka ogubalagala okubagumbulula. Ono akuumirwa ku Central Police Station mu Kampala.
Share.

Leave A Reply