BBEENE ABANTU BO TEBALINA MASANYALAZE BAGAGGYEEKO
Minisita w’Amawulire era Omwogezi w’Obwakabaka Owek. Noah Kiyimba aloopedde Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II nti Bannabuddu bonna bali mu kibululu, amasannyalaze bagabaggyeeko tebasobola kulaba Nnyinimu ku mukolo gwokujaguza nga bwegiweze emyaka 28 ngalamula.
#Amatikkira28
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!