97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Bannayuganda mwonoona nnyo ssente – Hon. Kimosho

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Dan Atwijukire Kimosho akiikirira Kazo County; “Bannayuganda mulina okukyuusa mu bulamu bwemuwangaliramu. Yuganda yesinga abantu abasinga okwejalabya mu bubaga mu ttundutundu lino. Osobola okulaba embaga eriko abantu 1000, ngabasaasanya ssente mpitirivu. Abamu batuuka nokwewola okutegeka obubaga buno.
Tulina okukyuusa endowooza y’abantu baffe bakimanye nti ssente yekola ssente.”

Leave a Reply