Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,424 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Abafamire batabuse lwa ssente z’akabenje ka bus ya Gaagaa

June 16, 2018 · Mubiru Ali

Abenju y’omugenzi Godfrey Olet eyafiira mu kabenje akagwa e Kiryandongo nga 25 May bakayalemeddwa okufuna ensimbi ezateekebwa Pulezident Museveni olwa famire okulemererwa okukiriziganya kw’ani alina okuggyayo ensimbi zino.

Lucy Nakyoye okuva mu State House agamba nti famire ezisinga zasasulwa dda ensimbi zino era nga famire emu y’ebulayo yokka. Agamba nti aba famire ya Olet bawakanya Emmanuel Opolo okuggyayo ssente zino nga bagamba nti bajja kuwaayo omuntu omulala. Era agamba nti yafuna essimu okuva ewa Hon. Hamson Denis Obua Omubaka wa Ajuri County nga agamba nti baali balina ensonga ez’okumaliriza.