97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Bannayuganda ate temukisussa – Minisita Kasaija

Minisita W’ebyenfuna Matia Kasaija avuddeyo nawanjagira Bannayuganda; “Banange kyemutukubye kimala, ate temutuyita babbi olwa ddiiru y’emmwaanyi.” Minisita Kasaija akiriza nti endagaano eyakakolebwa wakati wa Gavumenti ne musigansimbi Enrica Pinetti eyinza obutaba nnungi kiryawo, naye agamba nti nabo bantu abasobola okukola ensobi nti era Bannayuganda bandibadde babawa magezi nga tebabalumbye.

Leave a Reply