Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

CAA eggyeewo akapande akawera okukuba ebifaananyi ku kisaawe Entebe

February 3, 2023 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byembuuka z’ennyonyi mu Ggwanga ekya Uganda Civil Aviation Authority kiggyeewo akapande ke kyabadde kitaddewo akawera abantu okukuba ebifaananyi oba okukwata akatambi ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe nekikasikiza naako akasaba omusaabaze okuwawabira oyo yenna aba amusabye enguzi era nga bataddeko ne nnamba zamasimu ezabakulu mu kitongole kino.