Bannansi ba Kenya babiri bakwatiddwa nga bayingira mu Yuganda

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bannansi ba Kenya 2 bakwatiddwa lwakuyingira mu Yuganda nga bakwekeddwa mu ssanduuke zabafu enkya yaleero. Bino bibadde ku Nsalo ya Suam mu Disitulikiti y’e Bukwo. Omwogezi wa Poliisi mu bitundu bino agamba nti abakwatiddwa kuliko Robert Wanjala Simiyu 29, ne Augustine Parukola nga bombi batuuze b’e Trans-Nzoia County ne Ttawuni y’e Endebess, mu Kenya.Bano bombi bakuvunaanibwa musango gwakugezaako kutta bantu.

Share.

Leave A Reply