Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
BAGEZAAKO OKUDDA OKUMALIRIZA OMUKUUMI NANTAASA
June 2, 2021 · Mubiru Ali
Gen. Edward Katumba Wamala agamba nti abatamanyangamba batandikira ku ludda olwaliko muwala we Brenda okusindirira amasasi. Agamba nti bagezaako okukomawo okumumaliriza wabula omukuumi we nawalirizibwa okuboolekeza amasasi nebadduka.