BABIRI BAGENDA KUVUNAANIBWA GWAKUGEZAAKO KUTTA GEN. KATUMBA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
BABIRI BAGENDA KUVUNAANIBWA GWAKUGEZAAKO KUTTA GEN. KATUMBA:
Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku kunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID kivuddeyo nekiggulawo emisango ku bantu babiri abagambibwa okuba nga benyigira mu kugezaako okutta Gen. Edward Katumba Wamala. Bano era bavunaanibwa omusango gwokutta muwala wa Gen. Katumba wamu ne Ddereeva we Kayondo. Bano kuliko Sserubula Hussein Ismael ne Nyanzi Yusuf Siraje wamu n’abalala abatanakwatibwa.
Share.

Leave A Reply