Ayokezza mutabani we lwakufuka ku buliri.

Omusajja ku kyalo Nawansanso ekiri mu gombolola ye Kitayunjwa mu disitulikiti ye Kamuli   akubye katabani ke ak’omwaka gumu n’ekitundu  emiggo emiyitirivu oluvannyuma n’akookya n’ekidomola nekafa lwakukalanga kufuka ku buliri.

Wetwogerera ng’omusajja ono ow’emyaka 24  police ye Kamuli emugombyemu obwala era atemeza mabega wa mitayimbwa.

Leave a Reply