Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Bana ku bavunaanibwe ogw’okutta AIGP Kaweesi bateereddwa
September 11, 2019 · Mubiru Ali
Abantu 4 ku bantu 8 abavunaanibwa ogw’okutta eyali omwogezi wa Poliisi Andrew Felix Kaweesi bateereddwa ku kakalu ka Kkooti okuva mu International Crimes Division eya Kkooti enkulu. Bbo abalala 4 bakuvunaanibwa mu Kkooti okuli ey’e Mukono ne Nabweru.