Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 307 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Akabenje kagudde ku ttaawo ly’e Bweyogerere

Abantu abakozesa ettaawo ly’e Bweyogerere basimattuse okufa oluvannyuma lwa lukululana okulemerera omugoba waayo neyerindiggula ennume y’ekigwo. Wabula tewali…

Minisitule 9 zitutte ebiwandiiko ebijingirire mu Palamenti

Omumyuka w’omukubiriza w”olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo Minisitule ez’enjawulo ezaleeta ebiwandiiko nga bijingirire eri…

Abatujju bawambye Omulambuzi ne Ddereeva

Waliwo Ddereeva Munnayuganda wamu n’omulambuzi Munnansi wa America abawambiddwa abasajja ab’emmundu abatanategerekeka mu kkuumiro ly’ebisolo erya Queen Elizabeth…

Awilo Longomba mutaka mu Ggwanga

Omuyimbi wa Lingala AWILO LONGOMBA mutaka mu Ggwanga.

Katikkiro atongozza enkola ya Agroduuka

Katikkiro atongozza enkola ya Agroduuka eyamba abalimi okutunda ebyamaguzi byabwe nga bayita ku mutimbagano nebasobola okufuna abaguzi. Enkola…

Drake Lubega agadde amadduuka g’abasuubuzi

Abasuubuzi abakolera ku bizimbe by’omugagga Drake Lubega basobeddwa eka ne mukibira oluvannyuma lw’okutuuka ku madduuka gaabwe nga omugagga…

Abadde yefudde munnamateeka ataase muganda we omubbi mukwate

Sadam Walakira 30, yefudde Munnamateeka nalabirizza omulamuzi nga afulumye Kkooti nabaka fayiro y’omusango oguvunaanibwa muganda natandika okugisomamu nga…

Ekyuuma kya Cancer ekirala kituuse mu Gwanga

Ekyuuma ekirala ekikalirira abalwadde ba Kokolo kino nga kyatonerwa Yuganda Gavumenti ya Buyindi kyatuuse mu Ggwanga. Kati biweze…

Minisita Nakiwala asisinkanye Fresh Kid

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’abavubuka Nakiwala Kiyingi asisinkanye Omuyimbi omuto Fresh Kid UG mu offisi ye.