Latest News
0

Abatujju bawambye Omulambuzi ne Ddereeva

Waliwo Ddereeva Munnayuganda wamu n’omulambuzi Munnansi wa America abawambiddwa abasajja ab’emmundu abatanategerekeka mu kkuumiro ly’ebisolo erya Queen Elizabeth okuliraana ggeeti y’e Katoke. Bano bawambiddwa nga 2-4-2019 wakati wa ssaawa 11 ne 1 ey’ekiro.

More Similar Posts

Menu