Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,998 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

‘Poliisi okugaana Bobi Wine okuyimba emutaasa balabe’ – Tumwebaze

Minisita Frank Tumwebaze ku kivvulu kya Bobi Wine akyasaziddwamu; “Kyemanyi nti munnabyabufuzi ayagala okukozesa omukisa gw’abadigize ayogere eby’obufuzi.…

‘Twegattire wamu tulwanyise omulabe’ – Besigye

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeeyo nasaba ab’oludda oluvaganya lwa Gavumenti okukolera awamu okulaba nti baleetawo enkyuukakyuuka. Ku…

‘Omuyimbi omu yekka gwetugaana okuyimba naye abalala bayimba’ – Ofwono Opondo

Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo avuddeyo nayanukula ekitebe ky’Amerika mu Yuganda; “Gavumenti ezuubira abakulembeze okugoberera wamu n’okugondera obukwakulizzo…

Ekitebe ky’America kifulumizza ekiwandiiko ku bivvulu ebigaanibwa Poliisi

Ekitebe ky’Amerika mu Yuganda kivuddeyo ne kifulumya ekiwandiiko nga kijjukiza Gavumenti ya Yuganda okussa ekitiibwa mu ddembe lya…

Pulezidenti Museveni ayanirizza ennyonyi za Yuganda

Byosibiddwa nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Mukyala we Janet Kataaha Museveni nga baniiriza ennyonyo za Yuganda CRJ900…

Poliisi ku kitebe e Naguru eremesezza Bannamateeka ba Bobi Wine okuyingira

Polisi ku kitebe e Naguru eremesezza Bannamateeka b’Omuyimbi Bobi Wine okuyingira okuwaayo ebbaluwa ye nga abategeeza kwekwalakaasa okw’emirembe…

‘Nina okugenda ku Poliisi e Naguru’ – Bobi Wine

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu ateekateeka okuva ewuwe mukadde kano ayorekere ekitebe kya Poliisi e Naguru…

Poliisi egaanye Bobi Wine okuva awaka

Poliisi egaanye omubaka wa Kyaddondo Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okuva ewuwe okugenda ku kitebe kya Poliisi…

Omusirikale wa Poliisi awangudde zaabu mu misinde

Omusirikale wa Poliisi PC Josephine Lalam yawangudde omuddaali ogwa zzaabu mu mpaka za Africa Youth Championship mu Ivory…